BREAKING NEWS
Observer: R. Nguse boat accident: Five more bodies retrieved MBU: Aroma exposes industry pressures and unethical exchanges Observer: Works convenes joint meeting to streamline motor vehicle registration Pulse Uganda: Missing student Victor Katungi found East News: Uganda’s Participation in the International Criminal Court: Risks Outweigh Benefits East News: Kapelebyong’s Labira Girls School Faces New Challenges as Enrollment Surges MBU: Dr. Hilderman applauds Silver Kyagulanyi’s 60% role in drafting Copyright Act Pulse Uganda: Uganda conducts Africa’s first fish census

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Sam Engola; Abiriga abadde mukwano ggwange nnyo

Okusobola okuziika Abiriga leero twabadde tulina okukeera ennyo ssaawa kkumi neemu ez’okumakya kuba abatuuze be Arua besomye obutakiriza muntu yenna kugulawo dduuka, kwambala kyenvu yadda okutambula.

Engola agambye nti Abiriga abadde mukwano ggwe nnyo era nga buli muntu mu Arua akimanyi.

Engola era ayongede n’agamba nti Abiriga yamugamba nti; “Hon. Engola ndi musajja w’amazima nnyo. Nvuze emotoka yange okuva mu Aura okujja wano e Masindi kuba njagala nnyo NRM okusinga omuntu yenna mu Uganda, wabula Pulizidenti Museveni omuntu bwakwagala ggwe obeera tomwagala.”

‘Abiriga once told me; “Hon Engola I am a very honest man. I have driven from Arua to see the president in Masindi and I told him- I love NRM more than anybody in this country, but you the president, whenever somebody loves you, you don’t love them back.”

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply