Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon.
News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise.
News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
Emmundu nnyingi eziri mu mikono emikyaamu
June 12, 2018 · Mubiru Ali
IGP Ochola agamba nti waliwo emmundu nnyingi eziri mu mikono emikyaamu, era nga kyandiba nti waliwo obubinja bw’abayekera obuli okumpi n’ensalo. Yagambye nti bakunoonya emmundu yonna gyeziri ziwandiikibwe. Era nti ayimirizza mbagirawo okuwa license z’emmundu ez’obwannanyini.
