Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 396 listening Simba FM Live

Nambooze wakubuuzibwa ku kuttibwa kwa Abiriga

June 12, 2018 · Mubiru Ali

Omubaka Nambooze wakubuuzibwa ku bigambibwa nti yakuma mu bantu omuliro oluvannyuma lw’okuttibwa kwa Abiriga ne Muto we Butele. Poliisi era erina amaloboozi agenjawulo agabantu agamenya amateeka kunkozesa y’ebyuuma bikalimagezi.

Era poliisi eguddewo emisango egy’enjawulo ku ebyo ebyaliwo mu Arua omwali okwonoona ebintu era nga ekyakola okunoonyereza.