Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 396 listening Simba FM Live

Eyali Omudduumizi wa Poliisi Gen. Edward Kale Kayihura agamba nti nakwatibwa nga bwebibadde byogerwa

June 13, 2018 · Mubiru Ali

Kayihura agamba nti abadde yewala amawulire okumala ebbanga eddene naye basigadde bamuwandiikako ebitali bituufu. Ayongeddeko nit ye yebeerera ku Farm y’e Kasagama e Lyantonde nga yerimira.

Kayihura agamba nti nebwekyandibadde kituufu nti bamukutte, si yeyandibadde asoose okukwatibwa era nti amaggye gandivuddeyo negakyogerako.

Brig. Richard Karemire nga yemwogezi wa maggye agamba nti naye abadde alaba birabe neyewuunya abantu abatambuza engambo era nasaba abantu okukitwala nti byonna ebyogerwa ku ‘Social media’ bifu.