Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 115 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

15 bafiiiridde mu muliro ogukutte akatale e Kenya akasingayo obunene

Abantu 15 kigambibwa bebafiiridde mu muliro ogukutte akatale akasingayo obunene mu Kenaya nga n’abalala nkaaga bafunye ebisago eby’amaanyi,…

Abadde abba abantu nti abatwala China mukwate

Poliisi ekutte omusajja abadde agamba nti atwala abantu e China mu kkampuni emu nababbako obukadde bw’ensimbi. Ono okukwatibbwa…

Ekibaluwa kiro kitwalo omunaku – Twagala emitwe gy’abantu 50

Poliisi e Kamuli eri mu kunoonyereza ku bibaluwa bikiro kitwala omunaku ebyasuuliddwa ku Kyalo Kyamuluya mu waadi ye…

Amasomero g’obwanannyini agasoba mu 1,000 gegalwa olw’obutaba nabisaanyizo

Gavumenti egaddewo amasomero ag’obwannannyini agawerera ddala 1,132 nga kuno kuliko aga primary ne secondary agaatalina licence. Amasomero agasinga…

UPDF yakuwumuza ba General 11

Eggye ly’eggwanga erya UPDF liwumuza abasirikale abali ku ddaala lya Brigadier ne Major Genera. Lt. Gen. Wilson Mbadi…

Akakiiko akanoonyereza ku mivuyo gy’ettaka kayimiriza okusasula obuwumbi 11

Akakiiko k’omulamuzi Catherine Bamugemereire akateekebwawo okunoonyereza ku mivuyo gy’ettaka mu ggwanga kavuddeyo nekayimiriza okusasula obuwumbi 11 nga zibadde…

Kkooti mu Sudan yejjuludde ku kibonerezo eky’okufa

Kkooti mu Sudan kyaddaaki yejuludde ku kibonerezo kyeyali ewadde Omuwala Noura Hussein agambibwa okutta omusajja gwebaali bamufumbiza ku…

Eyagulawo omukutu gwa Facebook mu mannya ga IGP akwatiddwa

Poliisi ekutte Geoffrey Kalele omutuuze w’e Namutumba nga ono abadde yagulawo omukutu gwa Facebook mu mannya g’omuduumizi wa…

Ababaka abalala bagenze

Newankubadde Ababaka ab’oludda oluvuganya abawerako besambye okusisinkana omukulembeze w’eggwanga waliwo abasazeewo okugenda omuli; Hon. Deogratious Kiyingi Bukomansimbi South,…