Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 119 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Poliisi mu Kampala n’emiriraano ekutte abamenyi b’amateeka

Poliisi mu Kampala n’emiriraano ekutte abamenyi b’amateeka abasoba mu 1355 mu bikwekweto byekoze okufuuza bakifeesi ku nguudo za…

Batemye ente z’abatuuze

Abantu abatanategerekeka balumbye Division ye Nyakayojo mu district y’e Mbarara nebatematema ente. Kigambibwa nti mu myezi egiyise esatu…

Abaana ababiri abaali bawambiddwa bazuuliddwa

Abaana ababiri abawambibwa nga 25/06/2018 nga ba Gordon Galiwango ow’e Nakinyuguzi zone mu Makindye nga kuno kuliko Nsubuga…

Poliisi ekutte basatu lwakumenya ddwaliro

Poliisi ekutte abasajja basatu abamenye eddwaliro lya Children’s Clinic e Naalya ku ssaawa nga mwenda ez’okumakya. Mu byebadde…

Dr. Stellah asisinkanye General Jeje Odongo

Dr. Stella Nyanzi asisinkanye Minisita w’ensonga z’omunda mu ggwanga General Haji Abubaker Jeje Odongo nebogera ku nsonga z’okuwamba…

Abafere baguddewo omukutu gwa facebook ogwa Minisita Kasaija

Abafere baguddewo omukutu ogwa Facebook mu mannya ga Minisita w’ebyensimbi Matia Kasaija nebatandika okugamba abantu okusaba ensimbi okuva…

Ebisale by’entambula eri abo abagenda mu mambuka ga Uganda byakweyongera

Abasabaze abakozesa bus ezigenda mu mambuka ga Uganda bakutandika okwongera ku nsimbi zebabadde bakozesa kuntambula oluvannyuma lw’olukiiko olwabadde…

Wayne Rooney agenze mu DC United eya America

Eyaliko emunyeenye ya Manchester United nga kati abadde asambira Everton Wayne Rooney agenze mu DC United mu America…

Okuddiza guba mwoyo

Oluvannyuma lw’okutongonza olutambi lwe olwa Baby girl Nsambirannyuma nga Jjanzi Irene Namatovu aduukiridde bamulekwa ku kyaalo ky’azaalwa e…