Wayne Rooney agenze mu DC United eya America

Eyaliko emunyeenye ya Manchester United nga kati abadde asambira Everton Wayne Rooney agenze mu DC United mu America ku ndagaano yamyaka esatu n’ekitundu.
Rooney nga yasambira Manchester United okumala emyaka 13 yakuba enkyukira nadda mu team ya Everton.
Ono yagenze mu DC United ku bwereere era nga wakufuna obukadde bwa Pound kumi nabubiri n’ekitundu (12.5).

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Olukiiko lwa Buganda lwennyamivu ku ttemu erikudde ejjembe mu ggwanga