Latest News
0

Okuddiza guba mwoyo

Oluvannyuma lw’okutongonza olutambi lwe olwa Baby girl Nsambirannyuma nga Jjanzi Irene Namatovu aduukiridde bamulekwa ku kyaalo ky’azaalwa e Kanabulemu, Kiyebe Kakuuto mu Kyotera District. Akyalidde esomero lya Lugonza ne Kibumba Primary nawaayo Sanitary Pads, ebitabo, amakalaamu wamu n’ebintu ebikozesebwa awaka nga bino abiwadde bazadde.

Okuddiza guba mwoyo

 

More Similar Posts

Menu