Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 188 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Ebisale by’entambula eri abo abagenda mu mambuka ga Uganda byakweyongera

June 29, 2018 · Mubiru Ali

Abasabaze abakozesa bus ezigenda mu mambuka ga Uganda bakutandika okwongera ku nsimbi zebabadde bakozesa kuntambula oluvannyuma lw’olukiiko olwabadde wakati w’ekibiina ekitaba Banannyini wamu n’abaddukanya bus. Bagamba nti ensonga ebaviiriddeko okwongeza ebisale gy’emiwendo gy’amafuta egyekanamye wamu n’emisolo egisusse obungi. Okugeza kati oli okuva e Kampala okudda e Lira abadde asasula emitwalo ebiri kati wakusasula emitwalo ebiri n’ekitundu.