Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 108 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Poliisi y’e Kakiri ekutte Omusomesa lwakusobya ku muyizi we ow’emyaka 8

Anthony Kayondo nga musomesa e Kakiri akwatiddwa lwakusobya ku muyizi wamyaka 8. Kigambibwa nti Kayondo yasaba bazadde b’omwana…

Omwana alondeddwa Poliisi y’e Nansana

Poliisi y’e Nansana esaba oyo yenna amanyi abazadde b’omwana Zahara Namulindwa 9 eyalondeddwa abakyala mu Ppaaka ya Taxi…

Owa 42 asibiddwa emyaka 60 lwakusiiga bazukulu be basatu akawuka akaleeta mukenenya

Omulamuzi mu kkooti enkulu e Luweero Anna B. Mugenyi asalidde Joseph Ssemuwmba 42 omutuuze w’e Kiyanda mu Makulubita…

Omusolo ku Social Media ne Mobile Money bussente butono nnyo – Oulanyah

Omumyuka wa Speaker w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Jacob Oulanyah agamba nti ebbugumu n’ebigambo ebyogerwa ku musolo ogwateekeddwa ku Social…

Tukooye okutukama – Wobulenzi

Aba Mobile Money mu Wobulenzi e Luweero bagaddewo amadduuka gaabwe nga bekalakaasa olw’omusolo omupya ogwateekeddwa ku business yaabwe.…

Musasule omusolo kuba mumala obudde bungi ku Internet

Eyali minister wa ICT George William Nyombi Thembo awadde abavubuka amagezi abasiiba ku Internet, okuwa omusolo ogwatekeddwawo governement…

Temulonda Ssentebe atalina kabuyonjo

Omubaka omukyala owa District ye Masaka Mary Babirye Kabanda alabudde abantu obutageza nebalonda ssentebe w’ekyalo nga talina maka…

Ebbeeyi y’amafuta egenda tugoba mukusaabaza abantu

Abagoba b’ebidduka mu Kampala banyiivu olw’ebbeeyi y’amafuta eyekanamye. Bano bagamba nti okuva omwaka guno lwegwatandika ebbeeyi ย y’amafuta yeyongera…

Ataawe musolo ffa ove kunsi – Hon. Waluswaka Bunyole West

Omubaka w’ekibiina kya NRM owa Bunyole West Eng. James Waluswaka awadde Bannayuganda amagezi abalaba nti emisolo Gavumenti gyeyataddewo…