Breaking
News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso. News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise.
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 189 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Tukooye okutukama – Wobulenzi

July 3, 2018 · Mubiru Ali

Aba Mobile Money mu Wobulenzi e Luweero bagaddewo amadduuka gaabwe nga bekalakaasa olw’omusolo omupya ogwateekeddwa ku business yaabwe.

Bano bagamba nti oluvannyuma lw’omusolo guno okuteekebwawo bamaze enaku bbiri nga tebafuna bakasitoma. Era bagamba nti bakooye Gavumenti okubayingirira mu business zaabwe kuba mbu telina kyebayamba okuleka okubakama.