Breaking
News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso. News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise.
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 193 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Musasule omusolo kuba mumala obudde bungi ku Internet

July 3, 2018 · Mubiru Ali

Eyali minister wa ICT George William Nyombi Thembo awadde abavubuka amagezi abasiiba ku Internet, okuwa omusolo ogwatekeddwawo governement okulakulanya eggwanga.

Nyombi Thembo agamba nti government yakirabyenga emikuutu gino kuliko abantu bangi nnyo abagyeyunira naddala abavubuka bwatyo kwekusalawo okugisaako omusolo basobole okwenyigira mu kukulakulanya eggwanga lyabwe. Agamba ย nti omusolo guno ne Kenya baguleese.