Breaking
News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso. News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise.
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 199 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Omusolo ku Social Media ne Mobile Money bussente butono nnyo – Oulanyah

July 3, 2018 · Mubiru Ali

Omumyuka wa Speaker w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Jacob Oulanyah agamba nti ebbugumu n’ebigambo ebyogerwa ku musolo ogwateekeddwa ku Social Media ne Mobile Money tebyetaagisa kuba temuli makulu.

Ono agamba nti buno obussente butono nnyo omuntu okuwawaza amatu g’abantu ate nga bebagenda okuganyulwamu mu biseera eby’omumaaso nga zibakoledde enguudo, amalwaliro n’ebintu ebirala.