Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 111 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Sinafuna bbaluwa ntongole – Winnie Kiiza

Omukulembeze w’oludda oluvuganya Gavumenti Winnie Kiiza avuddeyo n’agamba nti enkyukakyuka ezogerwako nti zakoleddwa mu bukulembeze bwa Palamenti ye…

Bawambye abaana babiri nebasaba obukadde busatu

Poliisi y’e Bweyogerere ekutte emotoka ya Taxi egambibwa okukozesebwa okubbiramu abaana. Kigambibwa nti bano bawambye abaana babiri nebasaba…

Bus za Kkampuni ya Gaagaa ziddamu leero okusaabaza abantu

Kkampuni ya Bus ya Gaagaa kyaddaaki ezeemu leero okusaabaza abantu okubatwala mu bitundu by’eggwanga ebyenjawulo oluvannyuma lw’omwezi mulamba…

Ow’emyaka 30 attiddwa naziikibwa mu nnyumba

Nakiyingi Allen 30, nga mutuuze w’e Kimwanyi Nakwero kigambibwa nti yandiba nga yattiddwa muganzi we namuziika mu muzigo…

Munyagwa adizza ab’e Kawempe South

Omubaka wa Kawempe South mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga Mubarak Munyagwa Sserunga Mugaati gwa Bata adizza abantu be bw’abagulidde…

Ebikwekweto ku boda boda biyimiriziddwa

IGP Okoth Martins Ochola ayimirizza ebokwekweto ku Boda Boda mu Kampala n’emiriraano era nalagira ASP Luyima James atandike…

Etomedde ebisenge ebyawula ekubo

Akabenje; Emotoka ekika kya Pajero GDI nnamba UAY 259H efunnye akabeje ku Luguudo lwa Entebe Express Highway e…

Temugenda ku mikolo kuweza muwendo – HE. Museveni

President Kaguta Museveni omu ku bagenyi ababadde ku mukolo gwa Ramaphosa ne Bridget yagambye nti bwebakuyita ku mukolo…

Omubaka Nambooze akomyewo mu ggwanga

Omubaka wa Mukono Municipality Betty Nambooze Bakireke akomyewo mu ggwanga okuva e Buyindi mu ddwaliro lya Manipal. Ono…