BREAKING NEWS
Observer: R. Nguse boat accident: Five more bodies retrieved MBU: Aroma exposes industry pressures and unethical exchanges Observer: Works convenes joint meeting to streamline motor vehicle registration Pulse Uganda: Missing student Victor Katungi found East News: Uganda’s Participation in the International Criminal Court: Risks Outweigh Benefits East News: Kapelebyong’s Labira Girls School Faces New Challenges as Enrollment Surges MBU: Dr. Hilderman applauds Silver Kyagulanyi’s 60% role in drafting Copyright Act Pulse Uganda: Uganda conducts Africa’s first fish census

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Bus za Kkampuni ya Gaagaa ziddamu leero okusaabaza abantu

Kkampuni ya Bus ya Gaagaa kyaddaaki ezeemu leero okusaabaza abantu okubatwala mu bitundu by’eggwanga ebyenjawulo oluvannyuma lw’omwezi mulamba nga tekola. Transport Licensing Board yali yayimiriza kkampuni ya Gaagaa  okusaabaza abantu oluvannyuma lw’obubenje obwenjawulo obwagwawo nemufiiramu abantu bangi ssaako n’okulumya abalala.

Abantu abawerako balabiddwako mu bitundu eby’enjawulo nga beyuna ebifo ebyenjawulo awasimba Bus zino okutandika okutambula.
Okuddizibwa License Transport Licensing Board emaze kuddamu kusunsula nakutendeka ba Dereeva bonna abakampuni eno okumala weeks 3.

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply