Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 126 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Simone Gbagbo nkusonyiye – Alassane Outtara

Simone Gbagbo mukyala we yaliko omukulembeze wa Ivory Coast Laurent Gbagbo aweereddwa ekisonyiwo omukulembeze wa Ivory Coast aliko…

URA ekutte emotoka 10

Ekitongole ekiwooza ky’omusolo mu ggwanga ekya Uganda Revenue Authority kikutte emotoka ezebbeyi 10 nga kigambibwa nti banyinizo banjigirira…

URA ekutte ebizigo ebyawerebwa ku Nnyanja Albert

Ekitongole ekirwanyisa okukusa ebintu ebiyingizibwa mu ggwanga nga kikolera wansi w’ekitongole ekiwooza ky’omusolo kikutte ddaziini 160 ez’ebizigo ebyawerebwa…

Basse omutuuze mu ntiisa

Entiisa ebutikidde abatuuze be Rakai  ku kyalo Lwanda mu Lwanda Zone B bwebasanze omulambo gw’omusajja ategerekese nti ye…

Balwanidde ente za OWC e Mukono

Abatuuze b’e Mukono balwanidde ente za Operation Wealth Creation era Ssentebe Andrew Ssenyonga Luzindana nabiyingiramu ente azigabisiza kifuba

Mwewale okukozesa abaana mu birombe

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kukuuma eby’obugagga eby’omutaka katandise okutalaaga eggwanga nga kasomesa abantu ab’enjawulo okwewala okwenyigira mu kuyikuula eby’obugagga…

Munyagwa mumuwe omukisa – Amuriat

Patrick Amuriat President wa FDC agamba nti ye alowooza abantu sibenkanya ne Hon. Mubarak Sserunga Munyagwa okwoleka obusobozi…

Tujaganya lwa ndagaano oba – HE Museveni

President Museveni avuddeyo nagamba nti newankubadde batadde omukono ku ndagaano y’okukomya okulwanagana okuliwo mu Southern Sudan, naye balina…

Abavubuka be Bukwo bafunye ente 43

President Museveni atuukiriza ekisuubizo kye eky’ente 43 zinnusu bulaaya zeyeyama eri Abavubuka ba District y’e Bukwo. Ente zino…