URA ekutte ebizigo ebyawerebwa ku Nnyanja Albert

Ekitongole ekirwanyisa okukusa ebintu ebiyingizibwa mu ggwanga nga kikolera wansi w’ekitongole ekiwooza ky’omusolo kikutte ddaziini 160 ez’ebizigo ebyawerebwa mu ggwanga olw’okuba nti birimu ekirungu ekirwaza Cancer nga byerusa. Bino bikwatiddwa ku mwalo gwe Butyaba ku Nnyanja Albert mu bugwanjuba bwa Uganda. Kigambibwa nti okubiyingiza mu Uganda babiretedde ku lyato ery’enkasi okuva mu DRC.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Katikkiro atenderezza obuyiya bwabayizi ba UCU.