Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing Simba FM Live

Simone Gbagbo nkusonyiye – Alassane Outtara

August 7, 2018 · Mubiru Ali
Simone Gbagbo mukyala we yaliko omukulembeze wa Ivory Coast Laurent Gbagbo aweereddwa ekisonyiwo omukulembeze wa Ivory Coast aliko kati Alassane Ouattara. Ono y’omu ku bantu 800 abaweereddwa ekisonyiwo. Ouattara agamba nti bano bonna babadde bawoza emisango egyekuusa kubusambattuko obwaliwo 2010 oluvannyuma lw’akalulu akamuleeta mu buyinza omwafiira abantu abawerako.
Gbagbo ye yasibwa era natwalibwa mu kkooti y’ensi yonna awerenembe n’emisango gyokutyoboola eddembe ly’abantu.