Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing Simba FM Live

Mwewale okukozesa abaana mu birombe

August 6, 2018 · Mubiru Ali

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kukuuma eby’obugagga eby’omutaka katandise okutalaaga eggwanga nga kasomesa abantu ab’enjawulo okwewala okwenyigira mu kuyikuula eby’obugagga okutali mu mateeka. Omuduumizi wa Mineral Protection Unit SP Jesca Keigomba, agamba nti okusomesa kuno kuyamba abantu bonna era n’abasaba okwekolamu ebibiina ebibagatta.
Agamba nti abasaba bewandiise era bafune ne Identity Cards okuva mu Gavumenti n’okumanya abakulembeze baabwe. SP Keigomba era yalabudde abazadde okwewala okukozesa abaana abato mu birombe.