Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Sinafuna bbaluwa ntongole – Winnie Kiiza

August 6, 2018 · Mubiru Ali

Omukulembeze w’oludda oluvuganya Gavumenti Winnie Kiiza avuddeyo n’agamba nti enkyukakyuka ezogerwako nti zakoleddwa mu bukulembeze bwa Palamenti ye azitwala nga olugambo kuba ye tanafuna bbaluwa mu butongole emutegeeza ekyo era ye akyakola emirimu gye nga Omukulembeze w’oludda oluvuganya Gavumenti.
Ayongedde n’agamba nti bino yabiwulidde mu ngambo nga ali mu Califonia mu lukungaana nga ogumu ku mirimu emitongole egikolebwa akulira oludda oluvuganya Gavumenti.