Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Munyagwa adizza ab’e Kawempe South

August 5, 2018 · Mubiru Ali

Omubaka wa Kawempe South mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga Mubarak Munyagwa Sserunga Mugaati gwa Bata adizza abantu be bw’abagulidde emotoka gafa e Mulago (Mobile Clinic) nga eno egenda kuba eyamba okuwa obujanjabi obwembagirawo ku bitundu nga erimu abasawo abakugu n’eddagala.