Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 215 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

President Museveni atongozza ennimiro mu Arua

President Museveni olunaku olwaleero atongozza Demonstration Farm ku kyalo Edioffe mu Arua. Kuno bagenda kuba nga beyambisa obuccupa…

Munnansi wa Rwanda akwatiddwa Poliisi y’e Entebe lwakutta mwana wamyaka 5

Pierre Paulin 43 nga mutuuze w’e Zzinga Entebe Municipality mu Wakiso nga munnansi wa Rwanda akwatiddwa Poliisi y’e…

Mabiriizi attute Pick-up y’ebitabo ku kkooti enkulu

Munnamateeka Hassan Male Mabiriizi ampangisizza emotoka ekika kya Pick-up okutwala ebiwandiiko ebyemulugunya kunsalawo ya Kkooti ya Ssemateeka eyatuula…

Katonda yingira mu nsonga za Kayihura – Bizimana

Abawagizi be yali IGP Gen. Edward kale Kayihura batandise okusaba okwetoloola eggwanga lyonna nga bagamba nti Katonda yekka…

Poliisi ekutte abatigomya Kampala n’emiriraano

Poliisi mu Kampala n’emiriraano ekyagenda mu maaso n’ebikwekweto okufuuza abamenyi b’amateeka abasuza abantu nga tebebase. Nga eyita mu…

Omujjaasi wa UPDF asaliddwa emyaka 40

Kigambibwa nti nga August 4, ku ssaawa nga 11:30p.m, Odaga nga munnamaggye wa UPDF n’ettima yatta Denis Richard…

Poliisi y’e Entebe ekutte abagambibwa okubbira ku Express highway

Robert Mugabe aka Richard Twinomujuni aka Airforce, Yasin Shaban ne Twalib Sebaggala bakwatiddwa Poliisi y’e Entebe nga kigambibwa…

Bazadde be bazuuse

Abazadde b’omwana Oboi Timothy eyatomerwa emotoka nga ava ku ssomero natwalibwa mu ddwaliro e Mulago nga taliiko bazadde…

Poliisi ne CMI bazudde emirambo 5 mussabo e Kayunga

Poliisi okuva e Naggalama, nga ekolera wamu n’ekitongole ky’amaggye ekikessi bazudde emirambo 5 nga gisibiddwa mu buveera mussabo…