Omujjaasi wa UPDF asaliddwa emyaka 40

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Kigambibwa nti nga August 4, ku ssaawa nga 11:30p.m, Odaga nga munnamaggye wa UPDF n’ettima yatta Denis Richard Ochen, Fred Yasin ne Sunday Wokorach Ouma mu bbaala ya Smiling Panda 2 esangibwa e Kabedo Opongo mu Division ye Bardege mu Gulu. Era yagezaako okutta Jimmy Ojok, ssaako n’okubba eccupa za beer wa Senator 4 wamu n’ensimbi Shs61,500. Ono yasindikiddwa mu Gulu Central Government Prison.

 

Share.

Leave A Reply