Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM

Katonda yingira mu nsonga za Kayihura – Bizimana

August 12, 2018 · Mubiru Ali

Abawagizi be yali IGP Gen. Edward kale Kayihura batandise okusaba okwetoloola eggwanga lyonna nga bagamba nti Katonda yekka yasobola okuyamba.

Okusaba kuno kukulembeddwamu LC 5 wa Kisoro Abel Bizimana e Mulago ku church y’abakatoliki. Bano bawaddeyo emisa egende eri munaabwe eyasibibwa e Makindye mu Barracks.

Mikwano gya Kayihura gigamba nti gituukiridde abantu ab’enjawulo mu gavumenti okuli n’olukiiko lw’eggwanga naye mpaawo kikoleddwa. Bizimana agamba nti awo webasinzidde okusaba Mukama Katonda alabikire President Museveni aveeyo ataase mukwano ggwe Kayihura.