Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM

Poliisi ne CMI bazudde emirambo 5 mussabo e Kayunga

August 12, 2018 · Mubiru Ali

Poliisi okuva e Naggalama, nga ekolera wamu n’ekitongole ky’amaggye ekikessi bazudde emirambo 5 nga gisibiddwa mu buveera mussabo e Kayunga nga lino lya Ssebuyungo Owen mutabani w’omugenzi Ssonko Charles nga ono naye yali musamize.

Bwabuuziddwa agambye nti ye tamanyi byakutta bantu, naye nga mukoddomi we Wamala Muhamuud nga abeera Nansana Gganda gwebaziikula naye abafu okubaleeta.

DPC Jesca Naawe agamba nti ono muvubuka Ssebuyungo wa myaka 27 nga musawo wakinnansi amanyiddwa mu kitundu. Ku mirambo gino kuliko ogw’omukazi wamu ne basajja nga gyasangiddwa mu ntaana enfunda 3 mu ssabo lino.