Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM

Munnansi wa Rwanda akwatiddwa Poliisi y’e Entebe lwakutta mwana wamyaka 5

August 13, 2018 · Mubiru Ali

Pierre Paulin 43 nga mutuuze w’e Zzinga Entebe Municipality mu Wakiso nga munnansi wa Rwanda akwatiddwa Poliisi y’e Entebe lwakutta mutabani we Baptisit Byamukama. Ono kigambibwa nti abadde yakalemererwa obufumbo bwa mirundi 3 nabwekityo olw’okweralikirira kyanaliisa mutabani kwekusalawo okumutta.

Kigambibwa nti ono yasiiba anywa omwenge era bweyadda ewaka bwatyo natuga mutabani we era Poliisi yagenze okumutuukako nga amaanyi gamuwedde.