Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM

Bazadde be bazuuse

August 12, 2018 · Mubiru Ali

Abazadde b’omwana Oboi Timothy eyatomerwa emotoka nga ava ku ssomero natwalibwa mu ddwaliro e Mulago nga taliiko bazadde be bamaze nebazuuka.

Okura Vincent nga ye Taata w’omwana ono agamba nti omwana yafunye obujanjabi era nasiibulwa mu ddwaliro nga kati ali waka ajanjabwa.

Twebaze buli omu eyenyigidde mu kunoonya bazadde b’omwana ono ku Social media. Yo Poliisi egamba nti yabakanye dda n’okunoonya emotoka eyatomera omwana ono.