Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing · 60 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Basabidde omugenzi Nyanzi

Ebibadde mu kusabira omugenzi John Bosco Nyanzi. Emmisa ebadde ku Klezia ya Our lady Mount Carmel e Kansanga…

Baleese ebitimba okwongera okunoonya emirambo gyabo abagudde mu nnyanja

Poliisi ne balubbira ba UPDF olwa leero olutalo lw’okunnyulula abantu ababbidde mu nnyanja e Mukono mu ggombolola y’e…

Basabidde abafiiridde mu nnyanja

Okusabira omwoyo gw’omugenzi Yoweri Musumba omu ku baafiiridde mu lyato eryabbidde ku nnyanja Nalubaale ku Lw’omukaaga. Bamusabidde mu…

Bobi Wine asiimye Bebe Cool, Irene Namatovu ne Sandra Nankoma

Bobi Wine; Nga nsimbula okuva e Ghana okudda eka, Ndi musanyufu nti Yuganda yakoze bulungi nnyo mu Afrima…

Emirambo gy’abo abafiiridde mu nnyanja gitwalibwa mulago

Poliisi wamu n’abasirikale b’eggye lya UPDF nga batikka emirambo gy’abo abafiiridde mu Nnyanja Nalubaale ku loole ya Poliisi.

Emiranga gibuutikidde mutima beach

Emiranga, ebiwoobe n’okwazirana bibutikidde Mutima Beach esangibwa e Mpatta mu Distulikiti y’e Mukono okuva mu b’enganda wamu n’emikwano…

abantu 10 bafiiridde mu nnyanja nalubaale

Poliisi ekakasizza nti abantu abawerera ddala 10 bebafiiridde mu mazzi eryato erya MV K-Palm kwebabadde batambulira ku nnyanja…

Mulamuzi nnyamba Isiko akyampeereza obubaka – Hon. Rwabwogo

Omubaka Sylvia Rwabwogo asabye kkooti emukkirize aleete emisango emipya ku muvubuka Brain Isiko eyamukwana. Rwabwogo ng’ayita mu looya we,…

owa NRM ne DP basuuliddwa mu kalulu e Busia

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’okulonda mu Ggwanga kisudde munnakibiina kya DP abadde yesimbyewo ku LC5 Chairman e Busia Hasubi…