Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 287 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Baleese ebitimba okwongera okunoonya emirambo gyabo abagudde mu nnyanja

November 26, 2018 · Mubiru Ali

Poliisi ne balubbira ba UPDF olwa leero olutalo lw’okunnyulula abantu ababbidde mu nnyanja e Mukono mu ggombolola y’e Mpatta balwongeddemu abavubi okuva ku mwalo gwe Buzindeere abaliranyeewo.
Bano baggyeeyo ebitimba bye bavubisa mukene n’ebyennyanja ebirala okulaba nga basikayo emirambo.

Aduumira ebikwekweto bya poliisi, Asuman Mugenyi n’okutuuka kati akyagumbye mu kifo kino.