Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 281 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

owa NRM ne DP basuuliddwa mu kalulu e Busia

November 24, 2018 · Mubiru Ali

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’okulonda mu Ggwanga kisudde munnakibiina kya DP abadde yesimbyewo ku LC5 Chairman e Busia Hasubi Deogratius Njoki. Kino kidiridde ebigambibwa nti yakozesa amannya ga Hasubi Deogratius Njoki so nga amannya gano si gegali mulukalala lw’abo abewandiisa okulonda.
Ye munnakibiina kya NRM Paul Boniface Oguttuagiddwamu lwabiwandiiko byabuyigirize.
Kati olwokaano lusigaddemu abantu basatu abasimbyewo kulwabwe okuli; Mr Chrispus Bwire, Mr Tony Ojambo ne Geoffrey Wandera.