Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 287 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Bobi Wine asiimye Bebe Cool, Irene Namatovu ne Sandra Nankoma

November 25, 2018 · Mubiru Ali

Bobi Wine; Nga nsimbula okuva e Ghana okudda eka, Ndi musanyufu nti Yuganda yakoze bulungi nnyo mu Afrima 2018 gyenayitibwa okubeera omu kabagenyi abakulu era n’okutuula ku kakiiko kabekeneenya abavuganya. Kantwala omukisa guno okuyozayoza Bayimbi banange abawangudde engule ez’enjawulo okuli; Irene Namatovu (Best artist in African Traditional), Bebe Cool (Best Male, East Africa) ne Sandra Nankoma (Best Female Artist, African Inspirational Music). Mwebale nnyo kuwanika bbendera ya Yuganda.
Bobi Wine mukulaga omutima ogwawamu yayimiridde nga Bebe Cool nga alangiriddwa kubuwanguzi bw’engule ya Best Male East Africa.