Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 273 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Basabidde omugenzi Nyanzi

November 26, 2018 · Mubiru Ali

Ebibadde mu kusabira omugenzi John Bosco Nyanzi. Emmisa ebadde ku Klezia ya Our lady Mount Carmel e Kansanga ng’ekulembeddwa Rev. Fr. Vincent Kato. Omugenzi abadde nfa nfe w’omulangira David Wasajja era abaddeyo mu mmisa eno n’omuzaana Marion Nankya. Wasajja naye yasimattusse akabenje kano. Emmanuel Katongole n’omukyala, Katikkiro eyawummula JB Walusimbi nabo baabaddeyo mu mmisa eno.