Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 42 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

ogwa kitatta guddamu nga 17 dec

Kkooti y’amagye etaddewo olwa 17 omwezi guno gwennyini eyali omuyima wa Boda boda 2010, Abdallah Kitatta wamu ne…

olutindo olwaggwamu luzingamizza emirimu ku nsalo

Abasuubuzi ne lukululana ezisaabaza eby’amaguzi ku nsalo ya Uganda ne DRC bakonkomalidde ku nsalo oluvanyuma lw’olutindo e Mpondwe…

twagala kubuulira pulezidenti ensonga ezinyiga abantu

Ekibiina kya DP kikakasizza nga bwekigenda okukozesa omukisa gw’olukiiko lw’omukago olutaba ebibiina by’obufuzi ogwa IPOD okutegeeza omukulembeze w’eggwanga…

banannyini ttaka ly’e Bulambuli bakombye kwerima teri kutwala ttaka lyabwe

Abeeyita bannyini ttaka Gavumenti gye yagala okusengulira abantu abakosebwa okuyigulukuka kw’ettaka e Bududa mu Gombolola y’e Bunambutye mu…

poliisi yezoobye n’abavuzi ba takisi

Poliisi ekubye omukka ogubalagala okugumbulula baddereeva ba takisi ezitikkira ku luguudo lwa  Ben Kiwanuka okuva ku ssundiro ly’amafuta…

Ab’e bwaise batabukidde aba KCCA

Abatuuze  b’e Bwaise batabukidde abakozi ba KCCA abaagenze okubasomesa ku musolo gw’amayumba nga bagamba nti  ssente ze babasolozaamu…

abayizi 9 batikiddwa embuto e Kasese

Abayizi 9 bebakakasiddwa nga battikibwa embuto mu myezi mwenda egiyise ku ssomero lya Hima Public Primary School e…

abe rukungiri batabuse lwakubagoba ku ttaka

Abatuuze okuva mu bitundu okuli Kabashaki, Karuhembe, ne Kekebisoni mu distulikiti y’e Rukungiri balumbye ekitebe kya distulikiti eno…

eyagula GTB bagyenda yamukubira ssimu

Ababaka abatuula ku kakiiko ka Palamenti akavunaayizibwa ku bitongole bya Gavumenti olunaku lw’eggulo lwekamalirizza okunoonyereeza ku mivuyo egyaali…