Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 703 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

olutindo olwaggwamu luzingamizza emirimu ku nsalo

December 12, 2018 · Mubiru Ali

Abasuubuzi ne lukululana ezisaabaza eby’amaguzi ku nsalo ya Uganda ne DRC bakonkomalidde ku nsalo oluvanyuma lw’olutindo e Mpondwe olugatta amawanga gombi okumenyeka ne luggwamu.
Abasuubuzi bano bagamba bafiiriiddwa ekimala era olunwe balusonze mu kitongole ky’enguudo ekya UNRA.
Trailer ne loole ezisoba mu 30 zeziri ku mabbali g’ekubo nga balindirira ekikolebwa okulaba nga basobola okusaza ebintu byabwe. Guno si gwe mulundi ogusoose olutindo luno okuggwamu, nga lwaggwamu emyaka 10 egiyise liddabirizibwa.