Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 705 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

abayizi 9 batikiddwa embuto e Kasese

December 11, 2018 · Mubiru Ali

Abayizi 9 bebakakasiddwa nga battikibwa embuto mu myezi mwenda egiyise ku ssomero lya Hima Public Primary School e Kasese.
Okusnziira ku batwala ‘Town Coucil’ y’e Hima, emisango 9 egimanyiddwa gyegyokka agyawandiikibwa okuva ku ssomero lino so nga kisoboka okuba nti omuwendo gukirako, olw’abaana abayinza okuba nga baafuna embuto nebaabulira essomero nga tezinnalabika.