Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 703 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

twagala kubuulira pulezidenti ensonga ezinyiga abantu

December 12, 2018 · Mubiru Ali

Ekibiina kya DP kikakasizza nga bwekigenda okukozesa omukisa gw’olukiiko lw’omukago olutaba ebibiina by’obufuzi ogwa IPOD okutegeeza omukulembeze w’eggwanga ebizibu ebiruma abantu era nga y’ensonga lwaki aba DP tebasobola kugusubwa.
Olukiiko olutaba ebibiina ebirina ababaka mu Palamenti lutuula lwaleero, mu maka g’o bwa pulezidenti e Ntebe wabula ng’ekibiina ki FDC kyasazeewo dda nti ssi kyakwetabamu.