Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 43 listening Simba FM Live

abe rukungiri batabuse lwakubagoba ku ttaka

December 11, 2018 · Mubiru Ali

Abatuuze okuva mu bitundu okuli Kabashaki, Karuhembe, ne Kekebisoni mu distulikiti y’e Rukungiri balumbye ekitebe kya distulikiti eno okulaga obutali bumativu ku ngeri ebintu byabwe gyebitwalibwamu.
Ebibakaayanya kuliko emmere n’ettaka kwebagirima. Bagamba waliwo abazimba ku ttaka lyabwe nga tebasosse kubeebuuzaako nebazimbako essundiiro ly’amazzi aga project eyatuumibwa Kahenju Water Project.