Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 728 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

banannyini ttaka ly’e Bulambuli bakombye kwerima teri kutwala ttaka lyabwe

December 12, 2018 · Mubiru Ali

Abeeyita bannyini ttaka Gavumenti gye yagala okusengulira abantu abakosebwa okuyigulukuka kw’ettaka e Bududa mu Gombolola y’e Bunambutye mu Disitulikiti y’e Balambuli bakombye kwerima nga bagamba nti ssibaakukkiriza muntu yenna ku ttaka lino okuggyako nga bamaze okusasulwa.
Bano beekalakaasizza nga bakutte emiggo okulaga obutali bumativu bwabwe eri offiisi ya Ssaabaminisita nga bagamba nti ebatiisatiisa n’amaggye.
Bano bagamba nti betegefu okufaafagana n’omuntu yenna enagenda ku ttaka lyabwe.