Omubaka Joseph Gonzaga Ssewungu Munnakibiina kya National Unity Platform ngakiikirira Kalungu County West; “Kyewuunyisa okulaba nti Ababaka okuva e Kasese balwanira kifo kya Minisita mu Kkabineti naye tebalwanirira Musinga waabwe eyagaanibwa n’okugenda mu kitundu gyakulembera.” #PlenaryUg
Ab’e Kasese mu kifo kyokulwanirira Omusinga mulwanira bwa Minisita
Share.