Ttabamiruka wa FDC eyategekeddwa Biriggwa atudde

Olukiiko lwa Forum for Democratic Change – FDC olutudde ku Katonga Road wamu n’olukiiko olufuzi olw’ekibiina (NEC) nga bakulembeddwamu Ssentebe Amb. Waswa Biriggwa bakubye Uganda Police Force ekimooni nebatuuza ttabamiruka mwebakoledde enkyukakyuka mu bukulembeze bw’ekibiina; balonze Mmeeya wa Kampala, Erias Lukwago, nga Pulezidenti w’ekibiina ow’ekiseera nebayimiriza Patrick Oboi Amuriat ne Ssaabawandiisi Nathan Nandala – Mafabi agobeddwa nebamusikiza Harold Kaija. Poliisi eyiiriddwa wabweru wa offiisi.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply