Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku by’emizannyo Peter Ogwang MP avuddeyo nategeeza nti Uganda erina okutuukiriza obukwakulizzo 6 nga tenakirizibwa…
Omukulembeze ekibiina ekifuga omupiira ogw’ebigere mu ggwanga ki Federation of Uganda Football Associations (FUFA), Eng. Moses Magogo, Ssentebe w’akakiiko…
Kkiraabu ya Manchester United evuddeyo netegeeza nga omusambi Mason Greenwood bwagenda okwabulira kkiraabu eno oluvannyuma kwokutuuka kunzikiriziganya. Man U…
Nolwaleero Dj Jet B agenda kubakuba omuziki muyite bute. ...
4
0
simbafm_ugSep 7
Kitalo! Omubaka omukyala owa Disitulikiti y`e Kisoro era Minisita Omubeezi ow`ebyokwerinda era avunaanyizibwa ku nsonga zabazirwanako Sarah Mateke afudde. #ffemmwemmweffe
Sports Updates; South Africa ekulembeddemu Uganda Cranes ggoolo 1 ngeteebeddwa Lyle Foster. South Africa 1-0 Uganda #AFCON2025Q #RSAUGA ...
27
0
simbafm_ugSep 6
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nalumiriza abasirikale ba Uganda Police Force bagamba nti be baali emabega w`obuvune obwatuusibwako. Ono agamaba kuliko DPC wa Kiira Police Division Kuzara Robert eyali adduumira ekikwekweto, omusirikale omulala gwagamba nti yeyakasuka akakebe ka tear gas Twesigye. Agambye nti bano wakubakuba mu mbuga z`amateeka. Bya Kamali James #ffemmwemmweffe
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nalumiriza abasirikale ba Uganda Police Force bagamba nti be baali emabega w`obuvune obwatuusibwako. Ono agamaba kuliko DPC wa Kiira Police Division Kuzara Robert eyali adduumira ekikwekweto, omusirikale omulala gwagamba nti yeyakasuka akakebe ka tear gas Twesigye. Agambye nti bano wakubakuba mu mbuga z`amateeka. Bya Kamali James #ffemmwemmweffe ...
26
0
simbafm_ugSep 6
Olwaleero mu Program Tokammalirawo ne Sureman Ssegawa tuluna Recho Rey tomusubwa! #ffemmwemmweffe
Olwaleero mu Program Tokammalirawo ne Sureman Ssegawa tuluna Recho Rey tomusubwa! #ffemmwemmweffe ...
7
0
simbafm_ugSep 5
Ku St Nicholas Othordox Church e Namungoona wewategekeddwa misa yokujaguza nga bwegiweze emyaka 3 bukyanga ArchBishop Jerommous Mzei atuuzibwa mu kifo kino oluvannyuma lwa ArchBishop Jonah Lwanga okuva mu bulamu bwensi. Bya Nasser Kayanja #ffemmwemmweffe
Ku St Nicholas Othordox Church e Namungoona wewategekeddwa misa yokujaguza nga bwegiweze emyaka 3 bukyanga ArchBishop Jerommous Mzei atuuzibwa mu kifo kino oluvannyuma lwa ArchBishop Jonah Lwanga okuva mu bulamu bwensi. Bya Nasser Kayanja #ffemmwemmweffe ...