Breaking
News: Minisita avunaanyizibwa ku Gavumenti ezebitundu Balaam Barugahara Ateenyi alidde matereke nomukulu wessomero. News: Besigye ne Lukwago singa bafa, NUP yeriba ebasse! NUP academy ya PLU! Nameere yatintimye nnyo alimba News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tuyingidde ddimansi eyokusatu ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga basiitaana nebibuuzo ebinyuvu
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 34 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Greenwood agenda kwabulira Manchester United

August 21, 2023 · Mubiru Ali
Kkiraabu ya Manchester United evuddeyo netegeeza nga omusambi Mason Greenwood bwagenda okwabulira kkiraabu eno oluvannyuma kwokutuuka kunzikiriziganya.
Man U egamba nti oluvannyuma lwokukola okunoonyereza bakizudde nti ebyo ebyateekebwa ku mutimbagano tebyoleka bulungi kyaliwo wabula yadde ngebyo biri bityo Mason asanze akaseera akazibu okuddamu okusamba omupiira ku Old Trafford.