Breaking
News: Waliwo omulwanirizi weddembe avuddeyo nasuula emisanvu e Mpereerwe ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gayaaza ngalaga obutali bumativu bwe News: Minisita avunaanyizibwa ku Gavumenti ezebitundu Balaam Barugahara Ateenyi avuddeo nakomba kwebaza eriibwa nti kikafuuwe tewali agenda kutwala News: Olwaleero mazaalibwa ga Creative Director Jimex Ssemanda aka Nannyinimutwe, Kibojjera ku Lwazi, Muzeeyi Mutiini.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 130 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Engeye ewangudde engabo yokubaka

August 26, 2023 · Mubiru Ali

E Wankulukuku, Emmamba Nnamakaka ekubye Enkima mu kubaka ku goolo 42 ku 35, n’ekwata ekyokusatu. Omutima Omusagi gukubye Enseenene, n’egukwata ekyokusatu mu gw’abaami, so nga Engeye ewangudde engabo y’Okubaka bw’ekubye Ennyonyi Ennyange 37 ku 36.