Tag: sports

Moses Muhangi asindikiddwa ku…

Pulezidenti w’ekibiina ky’ebikonde mu ggwanga, Moses Muhangi asindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira okutuuka nga 31 May oluvannyuma…

Pulezidenti wa UNF Babirye…

Pulezidenti wa Uganda Netball Federation (UNF), Babirye Kityo Sarah eyasindikibwa ku alimanda mu kkomera e Luzira nga 15-May ku…

Babirye Kityo akomezeddwawo mu…

Pulezidenti w’ekibiina ekitwala omupiira gw’okubaka mu ggwanga ekya Uganda Netball Federation, Hon. Babirye Kityo Sarah aleeteddwa mu kkooti ya…

Pulezidenti wa UNF Babirye…

Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road Siena Owomugisha yasindise ku alimanda Pulezidenti wa Uganda Netball Federation (UNF), Babirye Kityo…

Ssaabasajja aguddewo empaka z’Ebika…

Emizira n’enduulu bibuutikidde ekisaawe kya Muteesa II e Wankulukuku Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II bwasiimye nalabikako eri Obuganda…

Empaka z’Ebika bya Buganda…

Olunaku olwaleero empaka z’Ebika lwesitandika era nga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okulabikako eri Obuganda okugiggulawo mu…

Uganda Cranes yakukyaliza Algeria…

Ekibiina ekitwala omupiira ogw’ebigere mu Ggwanga ekya Federation of Uganda Football Associations (FUFA) kivuddeyo nekitegeeza ng’omupiira Uganda Cranes mwebadde…

Morley Byekwaso alekulidde ku…

Omutendesi Morley Byekwaso olunaku olwaleero alekulidde ku kifo ky’omutendesi wa KCCA FC ono asiibulidde Kavumba leaves Kavumba oluvannyuma lwa…

Gor Mahia ekansizza Bannayuganda

#SimbaSportsUpdates Kiraabu Gor Mahia FC yakansizza abasambi okuva mu Yuganda okuli; Partrick Kaddu okuva mu Kitara F.C Hoima ne…

LIsten Live

Ttiimu y'Eggwanga Uganda Cranes ekubye ginaayo ey'Eggwanga lya South Sudan ggoolo 2 ku 1 mu mupiira ogwokuddingana nga basunsula abanakiika mu kikopo kya AFCON.
#ffemmwemmweffe 
#AFCONQ2025
#SSDUGA

Ttiimu y`Eggwanga Uganda Cranes ekubye ginaayo ey`Eggwanga lya South Sudan ggoolo 2 ku 1 mu mupiira ogwokuddingana nga basunsula abanakiika mu kikopo kya AFCON.
#ffemmwemmweffe
#AFCONQ2025
#SSDUGA
...

39 1 instagram icon
Kitalo!
Bishop Emeritus Samuel Balagadde Ssekadde afudde. Ono afiiridde mu Ddwaliro e Kisubi gyabadde afunira obujjanjabi.
 #ffemmwemmweffe

Kitalo!
Bishop Emeritus Samuel Balagadde Ssekadde afudde. Ono afiiridde mu Ddwaliro e Kisubi gyabadde afunira obujjanjabi.
#ffemmwemmweffe
...

38 8 instagram icon
Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nti abakungu mu Kitongole ekivunaanyizibwa ku Kampala ekya Kampala Capital City Authority - KCCA abagobwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni gyebuvuddeko okuli eyali Executive Director Dorothy Kisaka, omumyuukabwe Eng. Luyimbaazi David ne Dr Daniel Okello, director for health bwebagenda okulabikako eri ba bambega ba Poliisi ku lwokusatu babeeko bye bannyonyola ku nsonga z' Kiteezi.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nti abakungu mu Kitongole ekivunaanyizibwa ku Kampala ekya Kampala Capital City Authority - KCCA abagobwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni gyebuvuddeko okuli eyali Executive Director Dorothy Kisaka, omumyuukabwe Eng. Luyimbaazi David ne Dr Daniel Okello, director for health bwebagenda okulabikako eri ba bambega ba Poliisi ku lwokusatu babeeko bye bannyonyola ku nsonga z` Kiteezi.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe
...

18 0 instagram icon
Omuwagizi w'Essaza Kyaggwe Taata Nabbumba Evans Walusimbi ngawera. 
#ffemmwemmweffe

Omuwagizi w`Essaza Kyaggwe Taata Nabbumba Evans Walusimbi ngawera.
#ffemmwemmweffe
...

28 1 instagram icon
Abavubuka nga 7 ababadde babagalidde ejjambiya nga bali wakati w'emyaka 19-20)2 nga babadde batambulira ku booda booda balumbye amaka ga Ssonko ngono yaddukanya essomero lya Dreams Primary School, e Mityana nebatematema bebasanze mu nnyumba noluvannyma nebakuliita ne ssente za School Fees zebabadde bakungaanyizza okuva mu bazadde.
 #ffemmwemmweffe

Abavubuka nga 7 ababadde babagalidde ejjambiya nga bali wakati w`emyaka 19-20)2 nga babadde batambulira ku booda booda balumbye amaka ga Ssonko ngono yaddukanya essomero lya Dreams Primary School, e Mityana nebatematema bebasanze mu nnyumba noluvannyma nebakuliita ne ssente za School Fees zebabadde bakungaanyizza okuva mu bazadde.
#ffemmwemmweffe
...

36 2 instagram icon