Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 250 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Uganda Cranes yakukyaliza Algeria mu Ggwanga lya Cameroon

April 25, 2023 · Mubiru Ali
Ekibiina ekitwala omupiira ogw’ebigere mu Ggwanga ekya Federation of Uganda Football Associations (FUFA) kivuddeyo nekitegeeza ng’omupiira Uganda Cranes mwebadde erina okukyaaliza Algeria bwebasazeewo okugukyaliza mu Ggwanga lya Cameroon olwokuba nti ekisaawe kya Mandela National Stadium tekinaggwa kudaabirizibwa.
Kinajjukirwa nti Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku by’emisazannyo Hon. Peter Ogwang MP yavvaayo nagumya Bannayuganda nti omupiira ttiimu y’eggwanga gweyalina okuddamu okusamba mu June bwegwali ogwokusabirwa mu Namboole.