Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 249 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Pulezidenti w’ekibiina ekitwala Baseball afukamiridde Minisita abagulire tiketi z’ennyonyi

October 16, 2023 · Mubiru Ali
Pulezidenti w’omuzannyo gwa baseball ne softball mu Uganda Felix Okuuye yawaliriziddwa okufukaamirira Omubeezi wa Minisita owebyenjigiriza avunaanyizibwa ku by’emizannyo Hon. Peter Ogwang ngamusaba okufunira ttiketi 2 ezennyonyi ziweebwe abazannyi okugenda okwetaba mu mpaka za baseball ez’Ensi yonna eziyindira e Japan.
Ono agamba nti w’ekibiina kyatwala ekya Uganda Baseball and Softball Association kyakola dda ku bintu ebirala ebyetaagisa. Ttiimu erina kutambula lwaleero.