Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 473 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Tag: news

Ssaabasajja Kabaka alambudde ettaka ly’e Kaazi okulaba embeera gye lirimu n’ebikolebwako

Kabaka yeebaziza Buganda Land Board okukola obutaweera okusazaamu ebyapa eby’ekimpatiira ebyaali bikoleddwa bannakigwanyizi ku ttaka eryo era n’agisaba…

Ababaka Palamenti okuva mu Buganda baagala Minisita Mayanja aggibwemu obwesige

Ababaka ba Palamenti abava mu Buganda nga bakulembeddwamu Omubaka wa Kalungu West, Joseph Ssewungu baagala Minisita Omubeezi avunaanyizibwa…

Tusiime ne Makawa bakyuusibwe batandike okukolera ku Palamenti – Sipiika Among

Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among olunaku olwaleero alagidde Minisita avunaanyizibwa ku nsonga zomunda mu Ggwanga okukwatagana n’omuduumizi…

Netonda ku lwabakyala bonna olwekikolwa kya Mercy – Hon. Namugga

Omubaka akiikirira Mawogola South Gorreth Namugga avuddeyo neyetonda ku lw’abakyala bonna mu Ggwanga olw’ekikolwa ekyakoleddwa Mukyala munaabwe Mercy…

Kivumbi Achileo Kkooti emukirizza okweyimirirwa

Olunaku olwaleero Kkooti y’Amaggye ekirizza Munnakibiina kya National Unity Platform Achileo kivumbi okweyimirirwa ku kakalu ka Kkooti ka…

Situlina kyetusobola kukolera bafere akaseera kano – Bbosa UCC

Omwogezi w’Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bifulumizibwa ku mpewo ekya Uganda Communications Commission – UCC Ibrahim Bbosa agamba nti bakyasanga…

IGP asiimye musajja we PC Tusiime Abdullah

Omusirikale wa Uganda Police Force okuva mu kitongole ky’ebidduka ku Poliisi ya Kira Road Police Constable Tusiime Abdullah,…

Bannamawulire bagaaniddwa mu kkooti y’amaggye e Makindye

Bannamawulire bagaaniddwa okuyingira Kkooti ya Amaggye e Makindye, Bannakibiina kya National Unity Platform gyebatwaliddwa okuvunaanibwa emisango emiggya oluvannyuma…

Kisaka ne banne batwaliddwa mu Kkooti

Abakungu okuva mu Kitongole ekivunaanyizibwa ku Kibuga Kampala abagobwa omukulembeze w’Eggwanga gyebuvuddeko okuli eyali Executive Director Dorothy Kisaka, …