Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 369 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Netonda ku lwabakyala bonna olwekikolwa kya Mercy – Hon. Namugga

October 22, 2024 · Mubiru Ali

Omubaka akiikirira Mawogola South Gorreth Namugga avuddeyo neyetonda ku lw’abakyala bonna mu Ggwanga olw’ekikolwa ekyakoleddwa Mukyala munaabwe Mercy Timbitwire, eyakubye omusirikale wa Poliisi y’ebidduka oluyi. Namugga ategeezezza nti eno si yenneeyisa y’Abakyala era kitugwanidde nga abantu okuwaŋŋana ekitiibwa nga tetusinzidde ku kikula kyamuntu.
Bya David Turyatemba
#ffemmwemmweffe