Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 81 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
Archive

Tag: news

NUP nga tugirwanyisa lwaki – Nandala

Ssaabawandiisi wa Forum for Democratic Change Nathan Nandala – Mafabi: “Hon. Ssemujju, Erias Lukwago nekibinja kyabwe bavuddeyo nebategeeza…

Ssemujju yasinze okufuna mu Gavumenti – Nandala Mafabi

Ssaabawandiisi wa Forum for Democratic Change FDC Nathan Nandala – Mafabi: “Hon Ibrahim Ssemujju n’abalala baliko ebigambo byebayogedde…

Minisita Bahati yandagire nkyuuse Minisitule egende ku kizimbe ekipangise – PS Ssali

Omuwandiisi omukulu mu Minisitule y’Ebyobusuubuzi Geraldine Ssali yavuddeyo yategeezezza Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byobusuubuzi, obulambuzi n’amakolero nti…

Tetujja kubabuulira wa gyetujja ssente-Patrick Oboi Amuriat

Pulezidenti wa Forum for Democratic Change Patrick Oboi Amuriat wamu ne Ssaabawandiisa Nathan Nandala – Mafabi mu lukiiko…

Mutubuulire ssente gyemwaziggya bakulu – Hon. Ssemujju Nganda

Wabaluseewo obutakkaanya munda mu Kibiina kya Forum for Democratic Change, abakulembeze baakyo bwe betemyeemu ng’ekiwayi ekimu ekikulemberwa Pulezidenti…

RDC ne DPC ba Bukedea basindikiddwa ku alimanda

Okunoonyereza ku mivuyo egyetobeka mu kalulu ka LC5 e Bukedea kukyagenda mu maaso, era olunaku olwaleero Akakiiko akalwanyisa…

Abazigu babbye emotoka yaba Ppaatiri mukuziika Aponye

Abazigu abatanategeerekeka balabiriza basajja Bakatonda okuva mu Bulabirizi bwe Kigezi okukkakana nga bababbyeko mmotoka kika kya Suzuki nnamba…

Mujje munnyonyole obuwumbi 9 kyebwakola – Sipiika

Ababaka ba Palamenti batadde Offiisi ya Ssaabaminisita ku ninga ennyonyole engeri gyebasaasanyamu obuwumbi 9 n’ekitundu kukutendeka Abavubuka mu…

Pulezidenti wa Iran amalirizza obugenyi bwe mu Yuganda

Oluvannyuma lwokumaliriza obugenyi bw’olunaku olumu omwabadde okuteeka omukono ku ndagaano z’enkolagana 4 okuli okuggyawo visa wakati w’amawanga gombi,…