Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 90 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

RDC ne DPC ba Bukedea basindikiddwa ku alimanda

July 17, 2023 · Mubiru Ali

Okunoonyereza ku mivuyo egyetobeka mu kalulu ka LC5 e Bukedea kukyagenda mu maaso, era olunaku olwaleero Akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi n’obukenuzi aka Anti Corruption Unit – State House Uganda nga kakolera wamu ne Uganda Police Force katutte RDC wa Bukedea Tukei Wilberforce ne DPC wa Bukedea SP Charles Okoto mu kkooti nebavunaanibwa emisango okuli okwekobaana okuzza omusango nebasindikibwa ku alimanda okutuusa nga 26/07/2023.